Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Poliisi e Wandegeya ekutte omusajja abadde atambuliza omwana mu kibokisi

February 23, 2020 · Mubiru Ali

Poliisi e Wandegeya ekutte omusajja agambibwa okuba nga yenyigira mu kubba abaana. Abatuuze ku luguudo lwa Ngoobi mu zzooni y’e Busia e Katanga Wandegeya – Kampala bebalabye omusajja abadde avuga akagaali nga kuliko ekibokisi nga kirimu omwana munda.Bano batemezza ku OC wa Kimwanyi Police Post asitukiddemu amangu ddala nakwata Kalungi Charles era nga bwebamukazizza ategeezezza nti yabbye omwana nga alina gyamutwala.