Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 297 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi e Wakiso ekutte omubbi

September 28, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi e Wakiso ekiri ekiyise yagudde mu lukwe lw’okumenya n’okubba okuva mu kkampuni ya Bushera Factory esangibwa e Nsekwa, mu ggombolola y’e Mende mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Poliisi yakoze ekikwekweto era nekwata omu ku babbi ategerekese nga Alele Joseph nga mutuuze w’e Kisugu mu Kampala nga ono yasangiddwa nebikozesebwa okumenya amayumba. Ababbi abalala badduse.