Poliisi e Ntinda ekutte emotoka eyabiddwa e Kireka

Poliisi e Ntinda ezudde emotoka ekika kya Subaru Legacy Nnamba UAW 077R nga nzirugavu eyabiddwa ekiro ekiyise e Kireka. Esangiddwa nga ekwekeddwa mu Ntinda.
Nannyini motoka eno Joseph Rwabu agamba nti yalubiddwa abasajja okuliraana Agenda e Kireka nakubwa bubi nnyo naddusibwa mu ddwaliro lya Life Link e Namugongo.
Β 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Gavumenti yenenyezebwa ku baana baffe abatulugunyizibwa ebweru – Sipiika