Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi e Mityana ekutte omusamize n’obuwanga bw’abantu

May 10, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi y’e Mityana eriko amaka g’omusawo ow’ekinnansi gezinzeeko nezuula obuwanga bw’abantu 2 n’amagumba g’abantu nga gakwekeddwa mu kabuyonjo.
Bino byabadde Zigoti mu maka ga Godfrey Luyombya Sipaya 69, yeyasangiddwa n’obuwanga 2 okuli nakomwana omuto.
Kiteberezebwa nti ono abadde atta abantu n’oluvannyuma nabaziika mu ssabo lye.
Nobert Ochom omwogezi wa Poliisi mu bitundu by’e Wamala agamba nti ssemaka ono yakwatiddwa wamu n’abomunnyumba ye 10.