Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

POLIISI E MATUGGA ERWANAGANYE N’ABAVUZI BA BODA BODA

May 23, 2017 · Mubiru Ali

Poliisi e Matugga erwanaganye n’abavuzi ba boda boda ababadde batandise okwonoona ennyumba y’omutuuze eyakwatiddwa ku makya ku bikwatagana n’obubbi bwa piki mu kitundu.

Hussein Katende makanika wa pikipiki mu kabuga ke Ssanga Gombe – Wakiso yeyakwatiddwa poliisi kunkya ya leero kubyekuusa kukulira akakundi kababbi ba pikipiki mu Matugga n’ebitundu ebirinanyeewo.

Poliisi erwanaganye n’abavuzi ba boda boda era nga ewaliriziddwa n’okukozesa omukka ogubalagala wamu n’amasasi.