poliisi e masaka eweze okutambuliza abayizi ku loole

Omwogezi wa Poliisi mu bitundu by’e Masaka Lameck Kigozi avuddeyo nalabula Abakulira amasomero wamu ne Bannyinigo abakyalemedde ku kutambuliza abayizi ku loole nga babatwala okulambula, okugenda ku by’emizannyo wamu n’okuwumula nti bakukwatibwa babagalire awatali kulabulwa kulala.
Poliisi okuyisa etteeka lino kivudde ku kabenje akaguddewo abayizi b’ettendekero ly’ebyemikono okusimattuka okufa emotoka kwebabadde batambulira ekika kya Isuzu Canter kwebabadde batambulira okuggwa neyefuula neggwa mu kisenyi bwebabadde bagenda e Ssembabule.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Poliisi ekutte ababbi ente e Kiboga