Poliisi e Masaka eri mukunoonyereza ekyavuddeko omukulu w’essomero lya Primary okufa.

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Muyingo Vincent 25, nga abadde Headmaster w’essomero  lya Sserinya Primary School Kibuuka mu ggombolola y’e Lwamaggwa mu District y’e Rakai. Ono yasangiddwa mu nnyumba ye nga afudde nga era yandiba nga abadde amaze enaku nga 3 nga afudde. Omwogezi wa Poliisi mu maserengeta Lameck Kigozi agamba nti omugenzi ayinza okuba nga yewadde butwa.

Share.

Leave A Reply