Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 494 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi e Masaka ekutte abazigu 5

May 17, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi e Masaka ekutte abantu 5 nezuula n’emmundu ekika kya AK-47 ebadde ekozesebwa okuyingannya abantu mu bitundu by’e Masaka. Abakwate bakuumirwa ku Poliisi y’e Masaka. Bano babadde bakozesa emmundu okubba abantu b’e Masaka wamu n’okutta abantu.
Okusinziira ku Harman Ssentongo Omubaka wa Pulezidenti e Masaka agamba nti emmundu eno ebadde etataganyizza nnyo eby’okwerinda mu kitundu era teyawandiisibwa mu Yuganda.
Ku bakwatiddwa kuliko abadde akola nga omufumbi ku ssomero lya Good Foundation wamu n’omulala abadde akola nga Cleaner mu ddwaliro lya Kitovu.