Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi e Kween ekutte Munnakibiina kya NRM

Uganda Police Force e Kween evuddeyo netegeeza nga bwekutte Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Chemutai Wilfred Kireny eyegwanyiza ekifo ky’Omubaka lwakumenya biragiro ebyateekebwawo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Ministry of Health- Uganda ebyokuziyiza okusaasana kw’ekirwadde kya #COVID-19.
Ono yakwatiddwa mu ttawuni y’e Binyiny nga akulembeddemu abantu ababadde mu luseregende. Ono akuumirwa ku Kapchorwa Police Station nga okunoonyereza bwekugenda mu maaso.
 
ASP Chesanga FREDMARK

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort