poliisi e kenya ekutte abawala bannayuganda 11

Poliisi yokumulirwano e Kenya yakutte abawala Bannayuganda 11 nga bali wansi w’emyaka 18 nga bagenda Nairobi – Kenya. Bano bagamba nti baabadde batwalibwa kukola bwa yaaya naye ng’empapula eziboogerako tezitegeerekeka.
RDC w’e Busia Mike Chris Okiria agamba nti bano baabadde bava mu bitundu by’e Moroto, Matanyi, Rwengechor ne Yiriyiri era nga babadde bagenze ne banaabwe babiri ababasooka okugendayo nebakola ssente.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
‘rwanda yaweze ebyamaguzi ebiva e yuganda’ – Kutesa