Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

poliisi e kawempe ekutte ababbi 4 e kawempe

March 6, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Kawempe ekutte abantu 4 era n’ezuula emotoka ekika kya Premio nnamba UAK 672X nga njeru nga kati ekuumirwa ku Poliisi e Kawempe. Kigambibwa nti emotoka eno yabadde etundibwa olunaku lw’eggulo era Poliisi nekwata ababbi 4.
Ababbi bakkirizza nti babadde babba emotoka okuva mu bitundu eby’enjawulo omuli Mukono, Kayunga ne Buikwe.