Poliisi e Kawempe ekutte ababbi 11

Poliisi e Kawempe ekoze ekikwekweto mwekwatidde abantu 11 ababadde basuza abantu mu Kampala n’emiriraano nga tebebase. Bano babadde babira mu bitundu nga; Wandegeya, Katwe, Salaama road, Kawempe n’ebitundu ebirala.
Mubakwatiddwa kuliko abakyala 2 nga bano babadde beyambisibwa okubega bebagenda okubba. Kubakwatiddwa kuliko ababadde bali ku lukalala lwa Poliisi bebadde enoonya nga banaabwe bakwatibwa dda nga bali Luzira.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Police eyodde 8 lwa njaga e Tororo