Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 267 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Poliisi e Kabale ekutte emotoka y’ebyuuma aba NUP gibataddeyo okukozesa

August 31, 2023 · Mubiru Ali
Ab’ebyokwerinda bakedde kukwata mmotoka ebaddeko ebyuuma Bannakibiina kya National Unity Platform nga bakulembeddwamu Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine byebabadde bagenda okwogererako era nga mu kiseera kino emmotoka eno etwaliddwa ku kitebe kya Uganda Police Force ekikulu e Kabale.
Embeera ekyali ya bunkenke ng’enguudo zonna ezoolekera ekibuga ky’e Kabale zisaliddwako abebyokwerinda nga n’abantu ababadde batandise okwesomba okwaniriza Kyagulanyi bagobeddwa ku nguudo.