Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,555 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Poliisi e Jinja ekutte omuvubuka eyafumita omusuubuzi akambe namutta

June 24, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force ku CPS e Jinja ekutte George Moses Mutekanga 22, oluvannyuma lw’okukiriza nti yatuga Omusuubuzi Abdallah Namuguzi 56, gweyasanga mu kazigo ke keyali apngisizza mu Mvule Crescent.
Nvule ategeezezza abasirikale nti yafumita Namuguzi akambe mu bulago nga alowooza nti alina ssente.