Poliisi e Jinja ekutte omusomesa eyasobezza ku muyizi

Poliisi e Jinja ekutte era neggalira omusomesa Talbert Oyanu 40, lwakusobya ku muyizi we ow’emyaka 13 namufunyisa olubuto ng’ono abadde asoma kibiina kya mukaaga ku Master Junior Academy e Budondo mu Jinja.
Ono okukwatibwa kyaddiridde omuyizi okutegeeza Maama we nti Omusomesa Oyanu yamusobyako.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omusajja asambye wa myaka 68 n’afiirawo .