Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 129 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

poliisi e jinja ekutte mao

February 20, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Jinja ekutte President General wa Democratic Party – DP Uganda Nobert Moa bwebadde erinnya eggere mu lukungaana lwa DP Reunion olubadde olw’okubeera ku Jinja Rugby Grounds amakya ga leero.

Diana Nandawula ayogerera Poliisi mu Jinja agamba nti Mao n’abakulembeze ba DP bakwatiddwa ku biragiro bya RPC wa Kiira Region, Paul Nkhole.

Poliisi egamba DP teyafuna lukusa lwa police okutegeke olukungana luno. Nandawula ategeezezza Bannamawulire ku CPS e Jinja, Mao gyakumirwa kati. Poliisi egamba nti kyeyagala kwekukaanya ne Mao ku ddi lwebayinza okukuba olukungaana luno nga tewali akosebwa.