Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi e Bugweri ekutte omukyala agambibwa okusuula omwana omuwere

May 24, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi y’e Idudi mu Disitulikiti y’e Bugweri ekutte Omukyala agambibwa okusuula omwana omuwere ku kyalo Bunyantole mu gombolola y’e ibulanku

Omukyala ono Shakira Nangude nabazadde be bombi bakuumirwa ku Poliisi nga n’okunoonyereza kugenda mu maaso.