Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi akubirizza ab’e Kigezi okukola ennyo

August 1, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakubiriza abantu b’e Kigezi Sub-Region abenyigira mu kulima ey’okulya ku ttaka lyebalina ettono bakyuuse batandike okulimirako nga beyambisa enkola empya ezigenda okubayamba okufunamu ennyo.
Abakubirizza okwenyigira mu kulunda enkoko, eby’enyanja wamu n’ente ezivaamu amata.