Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 468 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Police yegaanye eky’okubaamu kyekubiira ku Togikwatako

October 20, 2017 · Mubiru Ali

Police yegaaye ebyogerwa nti erimu okulaga kyekubiira ku nsonga y'okukubaganya ebirowoozo okugenda mu maaso mu ggwanga ku kyokukwata ku nnyingo ya 102b.

Vicent Ssekate ayogerera ekitongole ekikwasisa empisa mu Police agamba nti bino ebiboogerwako matu ga mbuzi okubaliisa engo, nti ejuyi zombi oluwagira n'oluwakanya , ziyisibwa kyenkanyi .