Police ezudde ekiwuduwudu ky’omulenzi eyatemwako omutwe – Busia

Joel eyatemwako mukuluwe omutwe, omulambo Police eguzudde . 

Police e Bugiri ezudde omulambo gwa mulenzi wa myaka 6 eyatemwako omutwe mukuluwe Herbert Were .

Omusasi waffe Waki Moses atutegeezezza nti omulambo gwa Joel  gusangiddwa mu lutobazzi  lwe  Namayemba ekisangibwa ku kyalo kyekimu omulenzi ono kweyattirwa .

Omulambo guweereddwayo ku kitebe kya Police e Busia .

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omuvubuka Omusudani agambibwa okutta bba eyamusobyako ajulidde