Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 315 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Police eyodde abasawo b’ekinnansi abafere.

February 29, 2016 · Mubiru Ali

Police e Mubende ekoze ekikwekweto mweyooledde abasaswo b’ekinnansi abafere nga n’abamu ku bo beyita ba Nabbi.

Abasawo b’ekinnasinsi Police ebalese bafumbya miyagi bw’ebayoddemu abawera nga bafere , bagulika abantu nti bagenda kubawa obugagga ate oluvannyuma nebababba .

Omu ku bo y’abadde yeyita Nabbi John eyagulika omusajja n’amuggyako obukadde munaana (8) ate n’atumuwa bugagga bw’ayagala .

Aduumira Police e Mubende ASP Alex Wabwire akakasizza bino n’okukwatibwa kwabano era n’asaba abantu bave mu kwesiga endagu tezisobola kubawa bugagga  wabula buva eri Katonda.