Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 114 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Police eyodde 3 nga ebalanga kubba mwana wa myaka 2 – Kawempe

July 8, 2016 · Mubiru Ali

Police e Kawempe egombyemu obwala abantu basatu bateeberezebwa okubba omwana wa myaka ebiri.

Omwogezi wa Police mu Kampala Patrick Onyango nga ayogerako ne bannamawulire agamba nti nga ennaku z’omwezi 03 ogw’omusanvu  Naluse Eseza omutuuze mu  Maggganjo B yalekera omukozi omwana we ye n’agenda okukola wabula ate mulirwana we Apio Isaiah n’asaba omwana nti amunaazeeko bwatyo n’agenda naye mu kabuga akaliraanyeewo .

Onyango annyonyodde nti ba nnyini mwana kyababuukako Apio bweyadda nga talina mwana era ensonga nebazitwala mu b’obuyinza okunoonyereza nekutandikirawo .

Bw’etyo Police n’egombamu obwala Apio eyeegaanye amayitire g’omwana wabula oluvannyuma n’abatwala gyeyateeka omwana .