Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Police eyodde 3 kubanyaga amafuta – Lugazi

October 18, 2016 · Mubiru Ali

Police y’e Lugazi ekoze ekikwekweto n’ezingako abantu abawerako abateeberezebwa okunuuna amafuta mu byana by’eggaali y’omuka ebireeta amafuta mu Kampala okuva e Mombasa .

Ayogerera Police mu bitunddu bya Ssezzibwa, Lameck Kigozi agamba nti gubadde gufuukidde ddala muze nga abantu bano, beekobaana n’abaddukannya eggaali y’omukka nebakuluppya amafuta mayitirivu nga bagakama okuva mu byana byayo era webabagombeddemu obwala babakutte ne liita eziri mu 1000 nga bamaze okuzikama.