Police eyodde 15 mu kikwekweto – Kampala

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police mu Kampala n'emiriraano egombyemu obwala abantu 15 abateeberezebwa okwenyigira mu bumenyi bw'amateeka mu kikwekweto kyayo okukendeeza ku buzzi bw'emisango mu kibuga Kampala

Ayogerera ekitongole kya Police mu ggwanga, Asan Kasingye annyonnyodde nti mu kikwekweto kino basobodde okukwata amasimu amabbe agawerera ddala 150 era n'ategeeza nti ebikwekweto bikyagenda mu maaso ate naddala kati nga ennaku enkulu zisembedde.

 

 

Share.

Leave A Reply