Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 379 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Police eyisizza ekiragiro okukwata akulira ebyokwerinda bya Mbabazi.

January 1, 2016 · Mubiru Ali

Police eyisizza ekiragiro okukwata akulira ebyokwerinda bya avuganya ku bwa pulezidenti John Patrick Amama Mbabazi.

Akulira ekitongole kya police General Kale Kayihura agamba nti omusajja ono Christopher Bayine alina emisango ku byekuusa ku kulwanagana okwaliwo wakati w’abawagizi ba Mbabazi ne Museveni okwali ย e Ntungamo. Ng’asinziira ku kitebe kya Police e Nagulu, Kayihura ayongerako nti Bayine yazza dda emisango bweyakuba abaserikale e Jinja lwebaatangira Mbabazi okugenda e Mbale, nti era yaweebwa Court Bail era ne kkooti emmwetaaga, n’olwekyo ateereddwako ekirabo kya bukadde 20 amuzuula.