Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Police ewenja ababbye omwana ow’emyaka ena.

September 22, 2015 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti ye Kayunga eri ku muyiggo gwa kibinja kya bantu abatannategeerekeka abaayingiridde amaka nga baayise mu ddirisa nebabba omwana wa myaka 4.
Solomon Baleke omusasi wa Simba agamba nti abatuuze baagudde dda ku nsiko okusaggula wonna mu kaweefube w’okuwenja omwana ono. Ayongeddeko nti guno mulundi gwa kusatu nga ekikolwa Kino kibeerawo mu bitundu bye Luzinga.