Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Police esse 2 ku babbi e Iganga

July 7, 2016 · Mubiru Ali

Police mu disitulikiti ye Iganga ewaanyisigannyizza ebyasi n’ekibinja ky’ababbi ababadde batigomya abantu mu disitulikiti eyo , okukkakkana nga eriko ababbi babiri beesindiridde ebyasi ebibattiddewo .

Omusasi wa Radio Simba mu kitundu ekyo , Solomon Baleke ayogeddeko n’aduumira Police mu disitulukiti ye Iganga , Assistant Supritendant of Police Asubo Ndita, n’amubuulira nti ababbi bano abattiddwa okuli Kyalo Bosco ne Byaruhanga Julius Kizza babadde babbi ba lulango , era nga bulijjo Police ebadde ebayigga .