Police erangiridde ekikwekweto ku bidduka ku lw’e Masaka

Police y’e Mpigi erangiridde ekikwekweto ku bidduka ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka okufuukuuza ba Ddereeva abatalina bisaanyizo.

Kino kiddiridde luvanyuma lw’obubenje obuuitiridde lwa bagoba butagoberera mateeka ga bidduka naddala abagoba ba takisi abavuga endiima gattako okutikka obubindo.

Kinajjukirwa nti mu bbanga lya nnaku 8,abantu 25 bakkiridde ozzirakumwa lwa bubenje ate 42 bali ku bitanda bapookya nabisago.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abavubuka 2 bookeddwa lwa kuteeberezebwa kutta nnyaabwe