Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 322 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Police enywezezza ebyokwerinda mu bitundu mw’esuubira akavuyo .

February 16, 2016 · Mubiru Ali
Ayogerera Police -  Fred Enanga
Ayogerera Police – Fred Enanga

Police egamba nti waliwo ebitundu byeyeeraliikirira era mwesinga okusuubira okubaamu akavuyo mu kulonda mu kalulu akabindabinda akabuzaayo essaawa obusaawa . enywezezza ebyokwerinda mu bitundu ebyo mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo ebiyinza okuvaako kalumanywera mu kulonda ne nga okulonda kuwedde okwa 18 ogwokubiri .

Ayogerera Police Fred Enanga agamba nti bali ku muyiggo gwa kibinja ky’abantu abagambibwa okusuula bi kiro kitwala omunaku mu Kampala nga birimu obubaka obutiisatiisa . Ayongerako nti eby’okwerinda biri gguluggulu naddala mu Kampala ย n’emiriraano .

Enanga ayongera okukikkaatiriza nti Police etaddewo ab’eyokwerida abali mu 40.000 abayambeko okukuuma obutebenkevu mu biseera by’okulonda.