Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 383 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Police emugombyemu obwala lwa kukkira mwana myaka 8 n’amukabasanya – Kibuku

February 12, 2018 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y'e Kibuku eriko omuvubuka wa myaka 24 gwegombyemu obwala lwa kukkira mwana ow'obuwala ow'emyaka munaana n'amugogombola obumuli. 

Kamulya Soali,  Omwogezi wa Police mu bitundu by'e Bukedi agamba nti Omuvubuka eyakabasanyizza omwana  ye Omutu Andrew nga mutuuze w'e Kagweri era mu ggombolola y'e Kagweri mu Disitulikiti y'e Kibuku. 

Soali agamba nti maama w'omwana ono abadde aliko ssente z'abanja omuvubuka ono era bwatyo omuvubuka  n'ayita omwana ono  azizone kumbe agenda okumutunuza mu mbuga ya Sitaani era n'asangiba lubona.