Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 39 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Police ekyagumbye mu maka ga Besigye.

February 23, 2016 · Mubiru Ali

IMG-20160222-WA0004Webukeeredde enkya ya leero nga Police ekyagumbye mu maka ga abadde avuganya ku ntebe y’obukulembeza bw’e ggwanga Col Dr. Kizza Besigye e Kasangati. Police ezibye oluguudo olugenda mu makage nga tebakkiriza muntu yenna kusala kudda mu maka ga Besigye.

Eggulo Police yakutte Besigye n’emutwala ku Police y’e Nagalama gyeyasiibye n’ateebwa ku ssaawa nnya ez’ekiro.

Wabula Besigye agamba nti ayagala ensonga z’akalulu ziggwere mu kooti kuba takkiriza nti yawanguddwa.