Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 253 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Police ekutte omuserikale waayo – yabbibwako emmundu ng’atamidde.

August 10, 2015 · Mubiru Ali

Police e Rukungiri ekutte omuserikale waayo amannya Magala Hebert eyalemererwa okutuukiriza Obuvunaanyizibwa.

Omuserikale Ono yanywa omwenge n’atamiira era nebamubbako emmundu.

Omwogezi wa police Fred Enanga agamba nti omuserikale Ono agenda kuggulwako omusango gwa bulagajjavu n’okubuza emmundu ya Gavumenti.