Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 550 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Police ekutte Besigye n’emutwala mu kifo ekitannategeerekeka.

February 22, 2016 · Mubiru Ali

IMG-20160222-WA0003Enkya ya leero Police ezinzeeko Col. Dr. Kizza Besigye mu makage e Kasangati n’omugombamu obwala era n’emutwala mu kifo ekitannategeerekeka.

Besigye abadde ava mu makage okugenda ku kakiiko k’ebyokulonda okukimayo empapula ezaalangiririddwako akalulu k’obwa Pulezidenti akaakafundikirwa mweyawanguddwa Pulezidenti Museveni..

Wabula ayogerera Afande Fred Enanga agamba nti police tennafuna ku kiwandiiko kyonna na Besigye agitegeeza ku nsonga eno era akwatiddwa mu mateeka.