Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 240 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Police ekutte bataano e Luweero n’emmundu enjingirire.

August 11, 2015 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti ye Luweero ekutte abasajja bataano, nga balina emmundu enjingirire n’amasasi 100.

Omwogezi wa police mu Savanah Region, Lameck Kigozi agamba nti abasajja bano abakwatiddwa bateeberezebwa okubba 500000 ku mukazi, era bateeberezebwa okuba nga beebabadde batigomya ebitundu bya Nakasongola.