Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 460 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Police ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba Besigye ne Lukwago .

February 15, 2016 · Mubiru Ali

Police eremesezza abawagizi ba Besigye ne Lukwago okuyingira Kampala, ebakubyemu omukka ogubalagala. 

Mu ttuntu ya leero wabaddewo akanyoolagano wakati wa police n’abawagizi ba Besigye ne Lukwago ku nkulungo ya Jinja road nga police eremesa ebalemesa okusala enkulungo nga bayingira ekibuga Kampala. Bwebawalazza empaka, n’ebakubamu omukka ogubalagala era abasinga ne babuna  emiwabo.