Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Police e Bugembe ekutte emmundu ejjudde amasasi.

August 15, 2015 · Mubiru Ali

Police mu town Council ye Bugembe ekutte emmundu ejjudde amasasi n’ebintu ebirala ebibadde bikwekeddwa mu Kasiko mu Wanyange Central Zone.
Ebintu bino bilabiddwa batuuze abatemezza ku Police nayo n’esitukiramu.
Kiteeberezeddwa nti ebintu bino bibadde bikozesebwa okubba wamu n’okutigomya abantu mu bitundu bye Bugembe.
Emmundu kika kya AK 47 yeesangiddwa nga ekubyeko amasasi era nga kati ekuumirwa ku Police ye Bugembe.