Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Police bagigobye lwa kukeerewanga kutuuka wali buzibu – Mayuge

June 23, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze mu town Council ye Mayuge ekisangibwa mu Disitulikiti ye Mayuge batabukidde Police era nebagigobaganya lwa kutuukanga nga babalanga okulwangawo okutuuka bwebaba babategeezezzaako nti waliwo obuzibu mu kitundu kyabwe.

Kino kiddiridde omuliro okukwata enjo ya omu ku munnaabwe nga musomesa mu ssomero lya Baliita Primary school nemutokomokeramu ebintu nfofoolo kyokka abatuuze bwebakubidde Police nelwawo okutuuka.

Police egenze okutuuka nga ebintu byonna muyonga olwo abatuuze ababadde bataamye obugo nebagiragira eddeyo nga bagiranga obutaba namugaso.