Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Police agombyemu obwala abakwatiddwa n’amaliba g’ensolo.

July 29, 2015 · Mubiru Ali

Police mu bitundu bye Mpambire ekutte abasajja babiri abasangiddwa n’amaliba g’ensolo zomunsiko.

Ayogerera police mu bitundu bya katonga Phillip Mukasa agamba nti abasajja bano babadde beeyita bakozi ba kitongole ebivunaanyizibwa ku bisolo mu ggwanga ekya World life, wabula oluvannyuma nekizuuka nti bakozi ba ngoma wali e Mpambire ku luguudo lw’e Masaka.