Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Pikipiki eyatwaliddwa amazzi ezuuliddwa
November 19, 2018 · Mubiru Ali
Pikipiki eyatwaliddwa e Mazzi e Kireka ssaako n’abantu yazuuse ng’ewagamidde mu mwala e Namanze wabula nga bbo abantu bakyabuze. Bano bagudde mu mwala owa Boda Boda bweyabadde agezaako okusala adde e Kazinga olunaku lw’eggulo oluvannyuma lw’enkuba namutikwa eyatonnye ekiro ekyakeeseza ku Sunday.