Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Peter Kaujju alekulidde mu kitongole kya KCCA

Peter H Kaujju nga ye Head of Public and Corporate Affairs era omwogezi w’ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA avuddeyo nateekayo ebbaluwa esaba okuwummula ku mulimu guno okutandika nga 30-July-2020 oluvannyuma lw’okuweereza mu kifo kino okumala emyaka 9.
Kaujju yegatta ku KCCA mu 2011 nga Communications Supervisor in the Public and Corporate Affairs (PCA) nga azze ayita mubifo eby’enjawulo.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort