Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live

People Power temukozesa langi yaffe emyuufu – UPC

July 22, 2020 · Mubiru Ali
Ekibiina kya Uganda Peoples Congress – UPC kivuddeyo nekirabula Bannakisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine obutetantala kukozesa langi emyuufu nga akabonero kaabwe ak’ekibiina kuba kino kimenya mateeka era kaba kabonero kakunyooma.