Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

PayWay ne EasyMoney tugenda kubiggyako omusolo – Minister Bahati

September 14, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita w’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga David Bahati avuddeyo nategeeza akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’ensimba nti Gavumenti bwenemaliriza okukendeeza ku mosolo gwa Mobile Money negudda ku 0.5% egenda kutunuulira engeri gyeyinza okufunamu omusolo okuva ku nkola endala eziriwo nga PayWay ne EasyMoney.