Papa Mesarch Ssemakula atabukidde abantu abalaba kkamera nebakyamuka nebatuuka nokwogera ebitaliimu nsa nga banenya bayimbi banaabwe obutabaako
🗳️ Papa Mesarch Ssemakula atabukidde abantu abalaba kkamera nebakyamuka nebatuuka n’okwogera ebitaliimu nsa nga banenya bayimbi banaabwe obutabaako kyebakoze mu bulamu bw’omugenzi Master Parrot ono atuuse n’okubamagamaga nga ne mukuziika tebalabiseeko so nga obwedda banenya abalala.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

