Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 253 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

palamenti yakuwulira ebbago kukuwoleza abatalina mwasirizi

December 25, 2018 · Mubiru Ali

Kyaddaaki Ssaabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga akkiriiziganyizza n’omubaka wa Palamenti owa Munisipaali y’e Gulu Lyandro Komakech okwanjulira Palamenti ebbago ly’etteeka ng’omuntu ssekinnoomu erya The National Legal Aid Bill 2018.
Mu mboozi ey’akafubo n’Omubaka Lyandro Komakech, agamba nti ebbago lino singa liba liyisiddwa ababaka lyakulambika enkola ya Bapuliida abayamba abantu abalina obwetaavu, nebabawolereza, awatali kusasula yadde ennusu.