Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 208 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Palamenti ya Uganda ngekubirizibwa Sipiika Nnaalongo Annet Anita Among eyisizza ekiteeso ku nsimbi ezenyongereza mu mbalirira yEggwanga akesedde

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Palamenti ya Uganda ngekubirizibwa Sipiika Nnaalongo Annet Anita Among eyisizza ekiteeso ku nsimbi ezenyongereza mu mbalirira y’Eggwanga akesedde kalamba. Wabula Omubaka Fox Odoi kino akiwakanyizza nga agamba nti waliwo emitendera egirina okuyitwamu singa wabaawo ensimbi ezenyogereza ezirina okuyisibwa nga kino kikolebwa mu Kakiiko ka Palamaneti akavunaanyizibwa ku mbalirira. Wabula Sipiika ngakozesa obuyinza bwe akawayiro kano akayimirizza era nebagenda mu maaso okuyisa embalirira eno.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News