Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Palamenti ya Uganda ekirizza enteekateeka ya State House eyokusaasanya obuwumbi 40 mu obukadde 600 okuddaabiriza State House Entebe, okugulira

May 11, 2026 · Radio Simba

🎵 Palamenti ya Uganda ekirizza enteekateeka ya State House eyokusaasanya obuwumbi 40 mu obukadde 600 okuddaabiriza State House Entebe, okugulira Pulezidenti emotoka empya, okuddaabiriza ennyonyi wamu ne namunkanga ya Pulezidenti, okugula ebyuuma ebyebyokwerinda ebiri ku mulembe wamu n’okuddaabiriza Nakasero State Lodge ne State Lodge endala 26 okwetoloola Eggwanga.
Kino kidiridde Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti Alex Byarugaba okutegeeza Palamenti nti yadde State House yasaba obuwumbi 40 mu obukadde 690 wabula bagiwadde obuwumbi 27 mu obukadde 222 nga kuba kubulako obuwumbi 13 mu obukadde 458.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News