Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 112 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Palamenti eyimirizza emirimu gyonna emirala esooke emalirize ebbago ku by’okulonda.

July 28, 2015 · Mubiru Ali

Palamenti ya Uganda eyimirizza emirimu gyonna, esobole okuwa obudde obumala ebbago mu nnongoosereza ku by’okulonda. Palamenti eyagala okumaliriza Kino nga akalulu ka 2016 tekannatuuka
Amyuka omukubiriza wa Palamenti Jacob Oulanya agamba nti kaweefube Ono alina okugenda mu maaso era asabye abakulira ababaka bafube okulaba nga ababaka babaawo omuwendo ogumala.