Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Palamenti eyagala ekkomo ku bisanja lizibbewo

February 10, 2021 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akamateeka n’ensonga za Palamenti kavuddeyo nekasemba ekyokuzzaawo ekkomo ku bisanja bya Pulezidenti nga kagamba bibeere bibiri (2) wabula nebongera ku myaka okuva ku 5 gifuuke 7. Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga akirizza okutandika okuteesa ku alipoota y’akakiiko kano nategeeza nti esonga y’omuwendo gw’ababaka yakutunulwamu ku kulonda okwokubiri n’okwokusatu nga bazzeemu okusoma enongosereza eno era okukubaganya ebirowoozo ku bbago lino kwongezeddwayo wiiki ejja.