Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
Palamenti etuule ku kyebbeeyi y’amafuta – Hon. Mpuuga
January 20, 2022 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba awandiikidde omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah ngamusaba ayita olutuula lwa Palamenti mu bwangu ddala batunule mu nsonga y’ebbeeyi y’amafuta efuuse namulanda ng’amabeere g’embwa.