Palamenti eteekewo olunaku lwokujukirirako emirimu gya Oulanyah – Hon Remigio Achia

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka akiikirira Pian County mu Karamoja Hon Remigio Achia mukungubagira omugenzi Jacob Oulanyah avuddeyo nasaba Palamenti eteekewo olunaku olwokujukirirako emirimu gya Oulanyah nga akabonero akokumusiima.
Mukumwanukula omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa amutegeezezza nti ekirowoozo kino bajja kukitunulamu era bajja kukiwa akadde ku nkomerero y’olutuula.
#RIPOulanyah
Share.

Leave A Reply